-
Isaaya 10:1, 2Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
-
-
10 Zibasanze abo abateeka amateeka amabi,+
Abo buli kiseera abassaawo ebiragiro ebinyigiriza,
2 Okulemesa ensonga z’omwavu okukolebwako mu bwenkanya,
Okulemesa abanaku ab’omu bantu bange okufuna obwenkanya,+
Bannamwandu ne babafuula omunyago gwabwe
Era n’abaana abatalina bakitaabwe* ne babafuula omwandu gwabwe!+
-