LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE ogwa Intaneeti
LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE
ogwa Intaneeti
Luganda
  • BAYIBULI
  • EBITABO
  • MEETINGS
  • Yoswa 13:27, 28
    Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
    • 27 ne mu kiwonvu, ne Besu-kalani, ne Besu-nimira,+ ne Sukkosi,+ ne Zafoni, n’ekitundu ekyasigalawo eky’obwakabaka bwa Kabaka Sikoni owa Kesuboni,+ ng’ensalo eva ku Yoludaani n’etuukira ddala ku nkomerero y’Ennyanja Kinneresi*+ ebuvanjuba w’Omugga Yoludaani. 28 Obwo bwe bwali obusika bw’Abagaadi ng’empya zaabwe bwe zaali, awamu n’ebibuga n’ebyalo ebibyetoolodde.

  • Zabbuli 108:7-9
    Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
    •  7 Katonda omutukuvu agambye nti:*

      “Nja kujaguza; Sekemu+ nja kumuwa abantu bange okuba obusika;

      Ekiwonvu ky’e Sukkosi+ nja kukiwa abantu bange.

       8 Gireyaadi+ wange ne Manase wange,

      Efulayimu ye sseppeewo y’oku mutwe gwange;*+

      Yuda ye ddamula* yange.+

       9 Mowaabu ye bbenseni mwe nnaabira.+

      Nja kusuula engatto yange ku Edomu.+

      Nja kujaganya olw’okuwangula Bufirisuuti.”+

Ebitabo Ebiri mu Luganda (1982-2025)
Log Out
Log In
  • Luganda
  • Share
  • Preferences
  • Copyright © 2025 Watch Tower Bible and Tract Society of Pennsylvania
  • Obukwakkulizo
  • Engeri gye Tukuumamu Ebikukwatako
  • Privacy Settings
  • JW.ORG
  • Log In
Share