Zabbuli 40:11 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 11 Ai Yakuwa togaana kunsaasira. Okwagala kwo okutajjulukuka n’amazima go ka binkuumenga buli kiseera.+ Zabbuli 143:12 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 12 Olw’okuba olina okwagala okutajjulukuka, zikiriza* abalabe bange;+Saanyaawo abo bonna abambonyaabonya,+Kubanga ndi muweereza wo.+ Engero 20:28 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 28 Obwesigwa n’okwagala okutajjulukuka bikuuma kabaka;+Era okwagala okutajjulukuka kwe kunyweza entebe ye ey’obwakabaka.+
11 Ai Yakuwa togaana kunsaasira. Okwagala kwo okutajjulukuka n’amazima go ka binkuumenga buli kiseera.+
12 Olw’okuba olina okwagala okutajjulukuka, zikiriza* abalabe bange;+Saanyaawo abo bonna abambonyaabonya,+Kubanga ndi muweereza wo.+
28 Obwesigwa n’okwagala okutajjulukuka bikuuma kabaka;+Era okwagala okutajjulukuka kwe kunyweza entebe ye ey’obwakabaka.+