LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE ogwa Intaneeti
LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE
ogwa Intaneeti
Luganda
  • BAYIBULI
  • EBITABO
  • MEETINGS
  • Zabbuli 5:9
    Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
    •  9 Tewali kye boogera kiyinza kwesigika;

      Munda bajjudde ttima jjereere;

      Emimiro gyabwe ntaana ezaasamye;

      Olulimi lwabwe lwogera ebigambo ebiwaanawaana.+

  • Zabbuli 28:3
    Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
    •  3 Tonzigyaawo wamu n’ababi, wamu n’abo abakola ebirumya,+

      Abo aboogera ebigambo eby’emirembe ne bannaabwe, so nga mu mitima gyabwe mulimu bintu bibi.+

  • Zabbuli 55:21
    Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
    • 21 Ebigambo bye bigonvu okusinga omuzigo,+

      Naye mu mutima gwe mulimu olutalo.

      Ebigambo bye biweweevu okusinga amafuta,

      Naye biringa ebitala ebisowoddwayo.+

Ebitabo Ebiri mu Luganda (1982-2025)
Log Out
Log In
  • Luganda
  • Share
  • Preferences
  • Copyright © 2025 Watch Tower Bible and Tract Society of Pennsylvania
  • Obukwakkulizo
  • Engeri gye Tukuumamu Ebikukwatako
  • Privacy Settings
  • JW.ORG
  • Log In
Share