LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE ogwa Intaneeti
LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE
ogwa Intaneeti
Luganda
  • BAYIBULI
  • EBITABO
  • MEETINGS
  • Okuva 15:16
    Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
    •  16 Bajja kufuna ekyekango n’entiisa.+

      Olw’omukono gwo ogw’amaanyi bajja kusigala mu kifo kimu ng’ejjinja,

      Okutuusa abantu bo lwe banaayitawo, Ai Yakuwa.

      Okutuusa abantu bo be watonda+ lwe banaayitawo.+

  • Zabbuli 76:12
    Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
    • 12 Alikkakkanya amalala g’abakulembeze;*

      Aleetera bakabaka b’ensi entiisa.

  • Isaaya 2:19
    Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
    • 19 Era abantu baliyingira mu mpuku ez’omu njazi,

      Ne mu binnya wansi mu ttaka+

      Olw’obusungu bwa Yakuwa obw’entiisa

      N’olw’ekitiibwa kye eky’amaanyi,+

      Bw’alisituka n’aleetera ensi okukankana olw’entiisa.

  • Yeremiya 10:10
    Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
    • 10 Naye Yakuwa ye Katonda ddala.

      Ye Katonda omulamu+ era ye Kabaka ow’emirembe n’emirembe.+

      Ensi ejja kukankana olw’obusungu bwe,+

      Era tewali ggwanga linaasobola kugumira kiruyi kye.

Ebitabo Ebiri mu Luganda (1982-2025)
Log Out
Log In
  • Luganda
  • Share
  • Preferences
  • Copyright © 2025 Watch Tower Bible and Tract Society of Pennsylvania
  • Obukwakkulizo
  • Engeri gye Tukuumamu Ebikukwatako
  • Privacy Settings
  • JW.ORG
  • Log In
Share