-
Ekyamateeka 28:15Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
-
-
15 “Bw’otoliwuliriza ddoboozi lya Yakuwa Katonda wo n’otofuba kukwata biragiro bye byonna n’amateeka ge bye nkuwa leero, ebikolimo bino byonna birikujjira:+
-
-
Ekyamateeka 28:23Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
-
-
23 Eggulu erikuli waggulu linaabanga ng’ekikomo, ate ettaka eriri wansi wo linaabanga ng’ekyuma.+
-