LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE ogwa Intaneeti
LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE
ogwa Intaneeti
Luganda
  • BAYIBULI
  • EBITABO
  • MEETINGS
  • 1 Bassekabaka 6:1
    Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
    • 6 Mu mwaka ogw’ebikumi ebina mu ekinaana ng’Abayisirayiri* bavudde mu nsi ya Misiri,+ mu mwaka ogw’okuna okuva Sulemaani lwe yatandika okufuga Isirayiri, mu mwezi gwa Ziivu,*+ (kwe kugamba, omwezi ogw’okubiri), Sulemaani yatandika okuzimba ennyumba ya Yakuwa.*+

  • 1 Ebyomumirembe Ekisooka 16:1
    Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
    • 16 Bwe batyo ne baleeta Essanduuko ya Katonda ow’amazima ne bagiteeka mu weema Dawudi gye yali agisimbidde;+ ne bawaayo eri Katonda ow’amazima ebiweebwayo ebyokebwa ne ssaddaaka ez’emirembe.+

  • Ezera 5:14
    Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
    • 14 Ate era ebintu ebya zzaabu n’ebya ffeeza Nebukadduneeza bye yaggya mu yeekaalu ya Katonda eyali mu Yerusaalemi n’abitwala mu yeekaalu y’e Babulooni,+ Kabaka Kuulo yabiggya mu yeekaalu y’e Babulooni ne biweebwa Sesubazzali,*+ gwe yafuula gavana.+

Ebitabo Ebiri mu Luganda (1982-2025)
Log Out
Log In
  • Luganda
  • Share
  • Preferences
  • Copyright © 2025 Watch Tower Bible and Tract Society of Pennsylvania
  • Obukwakkulizo
  • Engeri gye Tukuumamu Ebikukwatako
  • Privacy Settings
  • JW.ORG
  • Log In
Share