-
Zabbuli 144:7Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
-
-
7 Golola emikono gyo ng’oyima waggulu;
Nnunula era mponya amazzi aganjaala,
Nnunula mu mukono gw’abagwira,+
-
Okukungubaga 3:54Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
-
-
54 Amazzi gaakulukuta nga gayita ku mutwe gwange, ne ŋŋamba nti: “Mpedde!”
-
-
Yona 2:5Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
-
-
5 Amazzi gambuutikira ne mbulako katono okufa;+
Obuziba bwanfumbiikiriza.
Omuddo ogw’omu nnyanja gwezingirira ku mutwe gwange.
-
-
-