-
Matayo 27:29Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
-
-
29 ne bakola engule ey’amaggwa ne bagimuteeka ku mutwe era ne bamukwasa olumuli mu mukono gwe ogwa ddyo. Ne bafukamira mu maaso ge, ne bamukudaalira nga bagamba nti: “Emirembe gibe naawe Kabaka w’Abayudaaya!”
-