Matayo 27:34 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 34 ne bamuwa okunywa envinnyo etabuddwamu ebintu ebikaawa;+ naye bwe yakombako n’agaana okunywa. Makko 15:23 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 23 Nga bali eyo ne bagezaako okumuwa omwenge ogulimu miira,+ naye n’agaana okugunywa.