LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE ogwa Intaneeti
LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE
ogwa Intaneeti
Luganda
  • BAYIBULI
  • EBITABO
  • MEETINGS
  • Zabbuli 22:9, 10
    Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
    •  9 Ggwe wanzigya mu lubuto,+

      Ggwe wandeetera obutabaako kye nneeraliikirira nga ndi ku mabeere ga mmange.

      10 Okuva lwe nnazaalibwa, ggwe gwe nnakwasibwa okundabirira;*

      Okuviira ddala mu lubuto lwa mmange, ggwe Katonda wange.

  • Zabbuli 139:16
    Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
    • 16 Amaaso go gandaba nga ndi mu lubuto lwa mmange;

      Ebitundu by’omubiri gwange byonna byawandiikibwa mu kitabo kyo,

      Byonna ebikwata ku nnaku lwe byatondebwa,

      Wadde nga tewaali na kimu ku byo ekyaliwo.

  • Isaaya 46:3
    Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
    •  3 “Mumpulirize mmwe ennyumba ya Yakobo, nammwe mmwenna ab’ennyumba ya Isirayiri abasigaddewo,+

      Mmwe be nnasitula okuva lwe mwazaalibwa era be nnalabirira okuviira ddala mu lubuto.+

Ebitabo Ebiri mu Luganda (1982-2025)
Log Out
Log In
  • Luganda
  • Share
  • Preferences
  • Copyright © 2025 Watch Tower Bible and Tract Society of Pennsylvania
  • Obukwakkulizo
  • Engeri gye Tukuumamu Ebikukwatako
  • Privacy Settings
  • JW.ORG
  • Log In
Share