Okuva 15:11 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 11 Ai Yakuwa, katonda ki alinga ggwe?+ Ani alinga ggwe asingayo obutukuvu?+ Ggwe asaanidde okutiibwa n’okutenderezebwa, ggwe akola ebyewuunyisa.+ Zabbuli 86:8 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 8 Ai Yakuwa, mu bakatonda teriiyo alinga ggwe,+Teriiyo bikolwa biringa bibyo.+ Zabbuli 89:6 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 6 Ani mu ggulu ayinza okugeraageranyizibwa ku Yakuwa?+ Ani mu baana ba Katonda+ alinga Yakuwa? Yeremiya 10:7 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 7 Ani ataakutye, Ai ggwe Kabaka w’amawanga?+ Kubanga ogwanidde okutiibwa;Tewali n’omu alinga ggwe,+Mu b’amagezi bonna ab’omu mawanga n’ab’omu bwakabaka bwabwe bwonna.
11 Ai Yakuwa, katonda ki alinga ggwe?+ Ani alinga ggwe asingayo obutukuvu?+ Ggwe asaanidde okutiibwa n’okutenderezebwa, ggwe akola ebyewuunyisa.+
7 Ani ataakutye, Ai ggwe Kabaka w’amawanga?+ Kubanga ogwanidde okutiibwa;Tewali n’omu alinga ggwe,+Mu b’amagezi bonna ab’omu mawanga n’ab’omu bwakabaka bwabwe bwonna.