Zabbuli 11:5, 6 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 5 Yakuwa yeetegereza omutuukirivu n’omubi;+Akyawa omuntu yenna ayagala ebikolwa eby’obukambwe.+ 6 Ajja kutonnyesa ku babi ebyambika;*Omuliro n’amayinja agookya+ n’embuyaga eyokya bye bijja okuba omugabo gw’ekikopo kyabwe.
5 Yakuwa yeetegereza omutuukirivu n’omubi;+Akyawa omuntu yenna ayagala ebikolwa eby’obukambwe.+ 6 Ajja kutonnyesa ku babi ebyambika;*Omuliro n’amayinja agookya+ n’embuyaga eyokya bye bijja okuba omugabo gw’ekikopo kyabwe.