Yeremiya 10:10 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 10 Naye Yakuwa ye Katonda ddala. Ye Katonda omulamu+ era ye Kabaka ow’emirembe n’emirembe.+ Ensi ejja kukankana olw’obusungu bwe,+Era tewali ggwanga linaasobola kugumira kiruyi kye. Nakkumu 1:6 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 6 Ani ayinza okuyimirira mu maaso g’obusungu bwe?+ Ani ayinza okugumira obusungu bwe obubuubuuka?+ Obusungu bwe bulifukibwa ng’omuliro,Era enjazi zirimenyekamenyeka olw’okubeera ye.
10 Naye Yakuwa ye Katonda ddala. Ye Katonda omulamu+ era ye Kabaka ow’emirembe n’emirembe.+ Ensi ejja kukankana olw’obusungu bwe,+Era tewali ggwanga linaasobola kugumira kiruyi kye.
6 Ani ayinza okuyimirira mu maaso g’obusungu bwe?+ Ani ayinza okugumira obusungu bwe obubuubuuka?+ Obusungu bwe bulifukibwa ng’omuliro,Era enjazi zirimenyekamenyeka olw’okubeera ye.