34 Ebintu bino byonna Yesu yabibuulira abantu mu ngero. Mu butuufu, teyayogeranga nabo nga takozesezza ngero,+35 ebyo nnabbi bye yayogera ne bituukirira, ebigamba nti: “Ndyogera nga nkozesa ngero; ndimanyisa ebintu ebyakwekebwa okuva ku ntandikwa.”*+