LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE ogwa Intaneeti
LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE
ogwa Intaneeti
Luganda
  • BAYIBULI
  • EBITABO
  • MEETINGS
  • Okuva 34:6
    Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
    • 6 Yakuwa n’ayita mu maaso ge ng’alangirira nti: “Yakuwa, Yakuwa, Katonda omusaasizi+ era ow’ekisa,+ alwawo okusunguwala+ era alina okwagala kungi okutajjulukuka+ n’amazima amangi,*+

  • Okubala 14:18
    Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
    • 18 ‘Yakuwa, alwawo okusunguwala era alina okwagala kungi okutajjulukuka,+ asonyiwa ensobi n’okwonoona, naye atalirema kubonereza oyo aliko omusango, abonereza abaana n’abazzukulu n’abaana b’abazzukulu olw’ensobi za bakitaabwe.’+

  • Nekkemiya 9:31
    Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
    • 31 Olw’okusaasira kwo okungi tewabasaanyaawo+ wadde okubaabulira; kubanga oli Katonda ow’ekisa era omusaasizi.+

Ebitabo Ebiri mu Luganda (1982-2025)
Log Out
Log In
  • Luganda
  • Share
  • Preferences
  • Copyright © 2025 Watch Tower Bible and Tract Society of Pennsylvania
  • Obukwakkulizo
  • Engeri gye Tukuumamu Ebikukwatako
  • Privacy Settings
  • JW.ORG
  • Log In
Share