LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE ogwa Intaneeti
LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE
ogwa Intaneeti
Luganda
  • BAYIBULI
  • EBITABO
  • MEETINGS
  • Okubala 14:19, 20
    Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
    • 19 Nkwegayiridde, abantu bano basonyiwe ensobi zaabwe ng’okwagala kwo okungi okutajjulukuka bwe kuli, era nga bw’obadde obasonyiwa okuviira ddala e Misiri okutuusa kati.”+

      20 Awo Yakuwa n’agamba nti: “Mbasonyiye nga bw’ogambye.+

  • Yeremiya 30:11
    Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
    • 11 “Kubanga ndi wamu naawe okukulokola,” Yakuwa bw’agamba.

      Naye nja kuzikiriza amawanga gonna gye nnakusaasaanyiza;+

      Naye ggwe sijja kukuzikiriza.+

      Nja kukukangavvula* ku kigero ekisaanira,

      Era siireme kukubonereza.”+

  • Okukungubaga 3:22
    Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
    • 22 Tetusaanyeewo olw’okwagala kwa Yakuwa okutajjulukuka,+

      Kubanga okusaasira kwe tekuggwaawo.+

Ebitabo Ebiri mu Luganda (1982-2025)
Log Out
Log In
  • Luganda
  • Share
  • Preferences
  • Copyright © 2025 Watch Tower Bible and Tract Society of Pennsylvania
  • Obukwakkulizo
  • Engeri gye Tukuumamu Ebikukwatako
  • Privacy Settings
  • JW.ORG
  • Log In
Share