Okubala 14:22 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 22 Naye abantu bonna abaalaba ekitiibwa kyange n’obubonero+ bwe nnakola e Misiri ne mu ddungu kyokka ne bangezesa+ emirundi gino ekkumi, era ne batawuliriza ddoboozi lyange,+ Ekyamateeka 6:16 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 16 “Temugezesanga Yakuwa Katonda wammwe+ nga bwe mwamugezesa e Masa.+ Zabbuli 95:8, 9 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 8 Temukakanyaza mitima gyammwe nga bajjajjammwe bwe baakola e Meriba,*+Nga bwe baakola ku lunaku lw’e Massa* mu ddungu,+ 9 Bwe bangezesa;+Bangezesa, wadde nga baali balabye bye nnali nkoze.+
22 Naye abantu bonna abaalaba ekitiibwa kyange n’obubonero+ bwe nnakola e Misiri ne mu ddungu kyokka ne bangezesa+ emirundi gino ekkumi, era ne batawuliriza ddoboozi lyange,+
8 Temukakanyaza mitima gyammwe nga bajjajjammwe bwe baakola e Meriba,*+Nga bwe baakola ku lunaku lw’e Massa* mu ddungu,+ 9 Bwe bangezesa;+Bangezesa, wadde nga baali balabye bye nnali nkoze.+