-
Yeremiya 50:20Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
-
-
20 “Mu nnaku ezo ne mu kiseera ekyo,” Yakuwa bw’agamba,
“Ensobi za Isirayiri zirinoonyezebwa,
Naye tewaliba n’emu,
Era ebibi bya Yuda tebirizuulibwa,
Kubanga ndisonyiwa abo be ndirekawo.”+
-
-
Mikka 7:18Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
-
-
Tolisunguwala mirembe na mirembe,
Kubanga osanyukira okwagala okutajjulukuka.+
-