-
2 Samwiri 7:15Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
-
-
15 Okwagala kwange okutajjulukuka tekulimuggibwako nga bwe nnakuggya ku Sawulo,+ gwe nnaggya mu maaso go.
-
-
1 Bassekabaka 11:36Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
-
-
36 Mutabani we nja kumuwa ekika kimu, Dawudi omuweereza wange abenga n’ettaala mu maaso gange mu Yerusaalemi,+ ekibuga kye nnalonda okuteeka omwo erinnya lyange.
-