Okuva 23:20 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 20 “Ntuma malayika okukukulemberamu+ akukuume mu kkubo era akutuuse mu kifo kye ntegese.+ Abebbulaniya 1:7 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 7 Era ayogera bw’ati ku bamalayika: “Bamalayika be abafuula myoyo, n’abaweereza be+ abafuula nnimi za muliro.”+ Abebbulaniya 1:14 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 14 Bonna si myoyo egiweereza mu buweereza obutukuvu,+ egitumibwa okuweereza abo abagenda okusikira obulokozi?
7 Era ayogera bw’ati ku bamalayika: “Bamalayika be abafuula myoyo, n’abaweereza be+ abafuula nnimi za muliro.”+
14 Bonna si myoyo egiweereza mu buweereza obutukuvu,+ egitumibwa okuweereza abo abagenda okusikira obulokozi?