LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE ogwa Intaneeti
LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE
ogwa Intaneeti
Luganda
  • BAYIBULI
  • EBITABO
  • MEETINGS
  • Zabbuli 40:5
    Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
    •  5 Ai Yakuwa Katonda wange,

      Bye wakola nga bingi,

      Ebikolwa byo eby’ekitalo n’ebyo bye watutegekera.+

      Tewali alinga ggwe;+

      Ne bwe nnandigezezzaako okubyogerako,

      Bisusse obungi, tebimalikayo!+

  • Zabbuli 145:4
    Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
    •  4 Abantu ab’omu mirembe gyonna bajja kutendereza emirimu gyo;

      Bajja kwogera ku bikolwa byo eby’amaanyi.+

  • Omubuulizi 3:11
    Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
    • 11 Buli kintu yakikola nga kirungi* era yakikola mu kiseera kyakyo.+ Yateeka mu mitima gyabwe ekirowoozo eky’okubeerawo emirembe gyonna; kyokka abantu tebalitegeerera ddala bintu Katonda ow’amazima by’akoze okuva ku ntandikwa okutuuka ku nkomerero.

  • Okubikkulirwa 15:3
    Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
    • 3 Ne bayimba oluyimba lwa Musa+ omuddu wa Katonda n’oluyimba lw’Omwana gw’Endiga+ nga bagamba nti:

      “Yakuwa* Katonda Omuyinza w’Ebintu Byonna,+ emirimu gyo mikulu era gyewuunyisa.+ Kabaka ow’emirembe+ n’emirembe, amakubo go ga butuukirivu era ga mazima.+

Ebitabo Ebiri mu Luganda (1982-2025)
Log Out
Log In
  • Luganda
  • Share
  • Preferences
  • Copyright © 2025 Watch Tower Bible and Tract Society of Pennsylvania
  • Obukwakkulizo
  • Engeri gye Tukuumamu Ebikukwatako
  • Privacy Settings
  • JW.ORG
  • Log In
Share