Ekyabalamuzi 5:5 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 5 Ensozi zaasaanuuka* mu maaso ga Yakuwa,+Sinaayi naye yasaanuuka mu maaso ga Yakuwa+ Katonda wa Isirayiri.+ Nakkumu 1:5 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 5 Ensozi zikankana olw’okubeera ye,N’obusozi busaanuuka.+ Ensi ejja kukankanira mu maaso ge,Era n’ettaka awamu n’abo abalibeerako.+ Kaabakuuku 3:6 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 6 Yayimirira n’akankanya ensi.+ Yatunuulira amawanga n’agaleetera okukankana.+ Ensozi ez’olubeerera zaabetentebwa,Obusozi obw’edda bwavunnama.+ Amakubo ag’edda gage.
5 Ensozi zaasaanuuka* mu maaso ga Yakuwa,+Sinaayi naye yasaanuuka mu maaso ga Yakuwa+ Katonda wa Isirayiri.+
5 Ensozi zikankana olw’okubeera ye,N’obusozi busaanuuka.+ Ensi ejja kukankanira mu maaso ge,Era n’ettaka awamu n’abo abalibeerako.+
6 Yayimirira n’akankanya ensi.+ Yatunuulira amawanga n’agaleetera okukankana.+ Ensozi ez’olubeerera zaabetentebwa,Obusozi obw’edda bwavunnama.+ Amakubo ag’edda gage.