LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE ogwa Intaneeti
LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE
ogwa Intaneeti
Luganda
  • BAYIBULI
  • EBITABO
  • MEETINGS
  • Isaaya 11:10
    Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
    • 10 Ku lunaku olwo ekikolo kya Yese+ kiriyimirira ne kiba ng’akabonero* eri amawanga.+

      Amawanga galijja gy’ali okufuna obulagirizi,*+

      N’ekifo kye eky’okuwummuliramu kiriba kya kitiibwa.

  • Isaaya 49:22
    Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
    • 22 Bw’ati Yakuwa Mukama Afuga Byonna bw’agamba:

      “Laba! Ndigololera amawanga omukono gwange,

      Era ndiwanikira amawanga akabonero.*+

      Balireeta batabani bo nga babasitudde mu mikono gyabwe*

      Era bawala bo balibasitulira ku bibegaabega byabwe.+

  • Isaaya 60:3
    Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
    •  3 Amawanga galijja eri ekitangaala kyo+

      Ne bakabaka+ balijja eri ekitiibwa kyo ekyakaayakana.+

Ebitabo Ebiri mu Luganda (1982-2025)
Log Out
Log In
  • Luganda
  • Share
  • Preferences
  • Copyright © 2025 Watch Tower Bible and Tract Society of Pennsylvania
  • Obukwakkulizo
  • Engeri gye Tukuumamu Ebikukwatako
  • Privacy Settings
  • JW.ORG
  • Log In
Share