Zabbuli 15:1, 2 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 15 Ai Yakuwa, ani ayinza okukyala mu weema yo? Ani ayinza okubeera ku lusozi lwo olutukuvu?+ 2 Y’oyo atambulira mu bugolokofu,+Akola ebituufu,+Era ayogera amazima mu mutima gwe.+ Isaaya 64:5 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 5 Ozze eri abo abasanyukira okukola ekituufu,+Abo abakujjukira ne batambulira mu makubo go. Laba! Wasunguwala bwe twali twonoona,+Twayonoona okumala ekiseera kiwanvu. Kati olwo tugwanidde okulokolebwa?
15 Ai Yakuwa, ani ayinza okukyala mu weema yo? Ani ayinza okubeera ku lusozi lwo olutukuvu?+ 2 Y’oyo atambulira mu bugolokofu,+Akola ebituufu,+Era ayogera amazima mu mutima gwe.+
5 Ozze eri abo abasanyukira okukola ekituufu,+Abo abakujjukira ne batambulira mu makubo go. Laba! Wasunguwala bwe twali twonoona,+Twayonoona okumala ekiseera kiwanvu. Kati olwo tugwanidde okulokolebwa?