Nekkemiya 9:16 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 16 “Naye bo, kwe kugamba, bajjajjaffe, beekulumbaza+ era baawaganyala;*+ tebaawuliriza biragiro byo. Zabbuli 78:8 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 8 Bwe batyo tebandibadde nga bajjajjaabwe,Omulembe ogw’emputtu era omujeemu,+Omulembe ogwalina omutima ogutateredde,*+Era omulembe ogutaali mwesigwa eri Katonda.
8 Bwe batyo tebandibadde nga bajjajjaabwe,Omulembe ogw’emputtu era omujeemu,+Omulembe ogwalina omutima ogutateredde,*+Era omulembe ogutaali mwesigwa eri Katonda.