Okubala 11:4 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 4 Abagwira+ abaali mu bo ne booleka omululu,+ era Abayisirayiri nabo ne baddamu okukaaba nga bagamba nti: “Ani anaatuwa ennyama tulye?+ Ekyamateeka 9:22 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 22 “Ate era mwasunguwaza Yakuwa nga muli e Tabera+ n’e Masa+ n’e Kiberosu-kataava.+ 1 Abakkolinso 10:6 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 6 Ebintu bino byafuuka byakulabirako gye tuli, tulemenga okwegomba ebintu ebibi nga bo bwe baakola.+
4 Abagwira+ abaali mu bo ne booleka omululu,+ era Abayisirayiri nabo ne baddamu okukaaba nga bagamba nti: “Ani anaatuwa ennyama tulye?+