-
Okubala 25:7, 8Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
-
-
7 Fenekaasi+ mutabani wa Eriyazaali mutabani wa Alooni kabona bwe yakiraba, amangu ago n’asituka n’ava mu kibiina n’akwata effumu mu mukono gwe, 8 n’agoberera omusajja Omuyisirayiri mu weema, n’abafumita bombi, omusajja Omuyisirayiri, n’omukazi mu bitundu bye eby’ekyama. Awo ekirwadde ekyali kibaluseewo mu Bayisirayiri ne kikomezebwa.+
-