-
Yoswa 17:12Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
-
-
12 Naye abaana ba Manase tebaasobola kuwamba bibuga ebyo; Abakanani baalemera mu kitundu ekyo.+
-
-
Ekyabalamuzi 1:21Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
-
-
21 Ababenyamini tebaagoba Bayebusi abaali babeera mu Yerusaalemi; Abayebusi bakyabeera wamu n’Ababenyamini mu Yerusaalemi n’okutuusa leero.+
-