Okuva 23:32, 33 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 32 Tokolanga ndagaano nabo oba ne bakatonda baabwe.+ 33 Tebabeeranga mu nsi yo baleme okukuleetera okwonoona mu maaso gange. Bw’onooweereza bakatonda baabwe, kijja kuba kyambika gy’oli.”+
32 Tokolanga ndagaano nabo oba ne bakatonda baabwe.+ 33 Tebabeeranga mu nsi yo baleme okukuleetera okwonoona mu maaso gange. Bw’onooweereza bakatonda baabwe, kijja kuba kyambika gy’oli.”+