Ekyamateeka 15:11 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 11 Kubanga wanaabangawo abaavu mu nsi.+ Eyo ye nsonga lwaki nkulagira nti, ‘Muganda wo omunaku era omwavu mu nsi yo+ omwanjululizanga engalo zo.’ Engero 11:24 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 24 Omuntu omugabi* afuna bingi;+Naye omukodo ayavuwala.+ Engero 19:17 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 17 Alaga omunaku ekisa aba awola Yakuwa,+Era ajja kumusasula* olw’ekyo ky’akola.+
11 Kubanga wanaabangawo abaavu mu nsi.+ Eyo ye nsonga lwaki nkulagira nti, ‘Muganda wo omunaku era omwavu mu nsi yo+ omwanjululizanga engalo zo.’