Isaaya 51:12 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 12 “Nze kennyini nze mbabudaabuda.+ Lwaki mutya omuntu obuntu alifa,+Omwana w’omuntu aliwotoka ng’omuddo? Abaruumi 8:31 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 31 Kati olwo tunaayogera ki ku bintu bino? Katonda bw’aba ku ludda lwaffe, ani ayinza okutulwanyisa?+ Abebbulaniya 13:6 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 6 N’olwekyo, ka tubeere bagumu tugambe nti: “Yakuwa* ye muyambi wange; Siityenga. Omuntu ayinza kunkola ki?”+
12 “Nze kennyini nze mbabudaabuda.+ Lwaki mutya omuntu obuntu alifa,+Omwana w’omuntu aliwotoka ng’omuddo?
31 Kati olwo tunaayogera ki ku bintu bino? Katonda bw’aba ku ludda lwaffe, ani ayinza okutulwanyisa?+
6 N’olwekyo, ka tubeere bagumu tugambe nti: “Yakuwa* ye muyambi wange; Siityenga. Omuntu ayinza kunkola ki?”+