Okuva 15:2 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 2 Ya* ge maanyi gange, kubanga andokodde.+ Ono ye Katonda wange, era nnaamutenderezanga;+ ye Katonda wa kitange,+ era nnaamugulumizanga.+ Zabbuli 18:2 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 2 Yakuwa lwe lwazi lwange era kye kigo kyange; y’annunula.+ Katonda wange lwe lwazi lwange+ mwe nzirukira,Ye ngabo yange era lye jjembe* lyange ery’obulokozi;* kye kiddukiro kyange.+ Isaaya 12:2 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 2 Laba! Katonda bwe bulokozi bwange.+ Nnaamwesiganga ne sitya;+Kubanga Ya* Yakuwa ge maanyi gange era bwe bukuumi bwange,Era afuuse obulokozi bwange.”+
2 Ya* ge maanyi gange, kubanga andokodde.+ Ono ye Katonda wange, era nnaamutenderezanga;+ ye Katonda wa kitange,+ era nnaamugulumizanga.+
2 Yakuwa lwe lwazi lwange era kye kigo kyange; y’annunula.+ Katonda wange lwe lwazi lwange+ mwe nzirukira,Ye ngabo yange era lye jjembe* lyange ery’obulokozi;* kye kiddukiro kyange.+
2 Laba! Katonda bwe bulokozi bwange.+ Nnaamwesiganga ne sitya;+Kubanga Ya* Yakuwa ge maanyi gange era bwe bukuumi bwange,Era afuuse obulokozi bwange.”+