Yobu 26:6 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 6 Emagombe* teri kikwekeddwa Katonda,+Era alaba byonna ebiri mu kifo eky’okuzikiririramu. Engero 15:11 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 11 Yakuwa alaba amagombe* n’ekifo eky’okuzikiririramu.*+ Kati ate olwo emitima gy’abantu?+