Zabbuli 146:10 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 10 Yakuwa ajja kubeera Kabaka emirembe n’emirembe;+Ggwe Sayuuni, Katonda wo ajja kubeera Kabaka emirembe gyonna. Mutendereze Ya!* 1 Timoseewo 1:17 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 17 Kabaka ow’emirembe n’emirembe,+ ataggwaawo,+ atalabika,+ Katonda omu yekka,+ aweebwe ettendo n’ekitiibwa emirembe n’emirembe. Amiina.
10 Yakuwa ajja kubeera Kabaka emirembe n’emirembe;+Ggwe Sayuuni, Katonda wo ajja kubeera Kabaka emirembe gyonna. Mutendereze Ya!*
17 Kabaka ow’emirembe n’emirembe,+ ataggwaawo,+ atalabika,+ Katonda omu yekka,+ aweebwe ettendo n’ekitiibwa emirembe n’emirembe. Amiina.