Zabbuli 9:10 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 10 Abo abamanyi erinnya lyo banaakwesiganga;+Abo abakunoonya tolibaabulira, Ai Yakuwa.+ Engero 18:10 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 10 Erinnya lya Yakuwa kigo kya maanyi.+ Omutuukirivu addukira omwo n’afuna obukuumi.*+