LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE ogwa Intaneeti
LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE
ogwa Intaneeti
Luganda
  • BAYIBULI
  • EBITABO
  • MEETINGS
  • 2 Ebyomumirembe Eky’Okubiri 14:11
    Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
    • 11 Awo Asa n’akoowoola Yakuwa Katonda we+ n’agamba nti: “Ai Yakuwa, eky’okuba nti b’oyamba bangi oba nti tebalina maanyi, si kikulu gy’oli.+ Tuyambe Ai Yakuwa Katonda waffe, kubanga twesiga* ggwe,+ era tuzze mu linnya lyo okulwanyisa ekibiina kino.+ Ai Yakuwa, ggwe Katonda waffe; omuntu obuntu tomukkiriza kukusinga maanyi.”+

  • 2 Ebyomumirembe Eky’Okubiri 20:12
    Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
    • 12 Ai Katonda waffe, toobabonereze?+ Ffe tetulina maanyi kwaŋŋanga kibiina kino ekinene ekizze okutulwanyisa era tetumanyi kya kukola,+ wabula amaaso gaffe gatunuulidde ggwe.”+

  • 2 Ebyomumirembe Eky’Okubiri 32:8
    Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
    • 8 Ye yeesiga maanyi ga bantu naye ffe twesiga Yakuwa Katonda waffe okutuyamba era n’okulwana entalo zaffe.”+ Awo abantu ne baguma olw’ebigambo bya Keezeekiya kabaka wa Yuda.+

Ebitabo Ebiri mu Luganda (1982-2025)
Log Out
Log In
  • Luganda
  • Share
  • Preferences
  • Copyright © 2025 Watch Tower Bible and Tract Society of Pennsylvania
  • Obukwakkulizo
  • Engeri gye Tukuumamu Ebikukwatako
  • Privacy Settings
  • JW.ORG
  • Log In
Share