-
Zabbuli 136:6Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
-
-
6 Yayaliirira ensi ku mazzi,+
Kubanga okwagala kwe okutajjulukuka kwa mirembe na mirembe.
-
-
Yeremiya 5:22Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
-
-
22 ‘Temuntya?’ bw’ayogera Yakuwa,
‘Temusaanidde kukankana mu maaso gange?
Nze nnateekawo omusenyu okuba ensalo y’ennyanja,
Olw’ekiragiro eky’olubeerera, ennyanja teyinza kusukka nsalo eyo.
Wadde amayengo gaayo geesuukunda, tegasobola kuwaguza;
Wadde nga gayira, tegasobola kugisukka.+
-