LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE ogwa Intaneeti
LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE
ogwa Intaneeti
Luganda
  • BAYIBULI
  • EBITABO
  • MEETINGS
  • Okuva 15:3
    Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
    •  3 Yakuwa mulwanyi muzira,+ Yakuwa lye linnya lye.+

  • 1 Samwiri 17:47
    Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
    • 47 Era abo bonna abakuŋŋaanidde wano bajja* kumanya nti ekitala n’effumu Yakuwa si by’akozesa okulokola,+ kubanga olutalo lwa Yakuwa,+ era mmwenna ajja kubawaayo mu mukono gwaffe.”+

  • 2 Ebyomumirembe Eky’Okubiri 20:15
    Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
    • 15 Awo n’agamba nti: “Muwulire mmwe mmwenna abantu b’omu Yuda n’ab’omu Yerusaalemi ne Kabaka Yekosafaati! Bw’ati Yakuwa bw’abagamba, ‘Temutya era temutekemuka olw’ekibiina kino ekinene, kubanga olutalo si lwammwe wabula lwa Katonda.+

  • Isaaya 42:13
    Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
    • 13 Yakuwa alifuluma ng’omusajja ow’amaanyi.+

      Alizuukusa obumalirivu bwe ng’omulwanyi.+

      Alireekaana, aliraya enduulu z’olutalo;

      Alyeraga nti wa maanyi okusinga abalabe be.+

Ebitabo Ebiri mu Luganda (1982-2025)
Log Out
Log In
  • Luganda
  • Share
  • Preferences
  • Copyright © 2025 Watch Tower Bible and Tract Society of Pennsylvania
  • Obukwakkulizo
  • Engeri gye Tukuumamu Ebikukwatako
  • Privacy Settings
  • JW.ORG
  • Log In
Share