Malaki 3:18 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 18 Muliddamu nate okulaba enjawulo eriwo wakati w’omutuukirivu n’omubi,+ n’enjawulo eriwo wakati w’oyo aweereza Katonda n’oyo atamuweereza.” Matayo 13:49, 50 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 49 Bwe kityo bwe kiriba mu mafundikira g’enteekateeka y’ebintu:* bamalayika balyawula abantu ababi okuva mu batuukirivu 50 era balibasuula mu kyokero omuli omuliro ogubumbujja. Eyo gye balikaabira era ne baluma obugigi.
18 Muliddamu nate okulaba enjawulo eriwo wakati w’omutuukirivu n’omubi,+ n’enjawulo eriwo wakati w’oyo aweereza Katonda n’oyo atamuweereza.”
49 Bwe kityo bwe kiriba mu mafundikira g’enteekateeka y’ebintu:* bamalayika balyawula abantu ababi okuva mu batuukirivu 50 era balibasuula mu kyokero omuli omuliro ogubumbujja. Eyo gye balikaabira era ne baluma obugigi.