2 Samwiri 16:12 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 12 Oboolyawo Yakuwa anaalaba ennaku yange+ era Yakuwa anampa emikisa mu kifo ky’ebikolimo ebinkolimiddwa olwa leero.”+ Zabbuli 123:2 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 2 Ng’amaaso g’abaweereza bwe gatunuulira omukono gwa mukama waabwe,Era ng’amaaso g’omuzaana bwe gatunuulira omukono gwa mukama we,N’amaaso gaffe bwe gatyo bwe gatunuulira Yakuwa Katonda waffe+Okutuusa lw’anaatulaga ekisa.+
12 Oboolyawo Yakuwa anaalaba ennaku yange+ era Yakuwa anampa emikisa mu kifo ky’ebikolimo ebinkolimiddwa olwa leero.”+
2 Ng’amaaso g’abaweereza bwe gatunuulira omukono gwa mukama waabwe,Era ng’amaaso g’omuzaana bwe gatunuulira omukono gwa mukama we,N’amaaso gaffe bwe gatyo bwe gatunuulira Yakuwa Katonda waffe+Okutuusa lw’anaatulaga ekisa.+