Zabbuli 38:13 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 13 Naye okufaananako kiggala, siwuliriza;+Okufaananako omuntu atayogera, siyasamya kamwa kange.+ Matayo 27:12 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 12 Naye bakabona abakulu n’abakadde bwe baali bamulumiriza, teyaddamu kigambo.+ 1 Peetero 2:23 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 23 Bwe yavumibwa+ ye teyavuma.+ Bwe yali abonaabona+ teyatiisatiisa, naye ensonga yazirekera Oyo asala omusango+ mu butuukirivu.
23 Bwe yavumibwa+ ye teyavuma.+ Bwe yali abonaabona+ teyatiisatiisa, naye ensonga yazirekera Oyo asala omusango+ mu butuukirivu.