LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE ogwa Intaneeti
LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE
ogwa Intaneeti
Luganda
  • BAYIBULI
  • EBITABO
  • MEETINGS
  • 2 Samwiri 15:12
    Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
    • 12 Ate era Abusaalomu bwe yawaayo ssaddaaka yatumya Akisoferi+ Omugiiro eyali mu kibuga ky’e Giro,+ eyawanga Dawudi amagezi.+ Omuwendo gw’abantu abaali bawagira Abusaalomu mu lukwe lwe ne gugenda nga gweyongera.+

  • Yobu 19:19
    Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
    • 19 Mikwano gyange gyonna egy’oku lusegere ginkyaye,+

      N’abo be nnayagalanga banneefuulidde.+

  • Zabbuli 55:12, 13
    Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
    • 12 Omulabe wange si y’anvuma;+

      Singa bwe kiri, nnandibadde nkigumira.

      Oyo ampalana si y’annumbye;

      Singa bwe kibadde, nnandibadde mmwekweka.

      13 Naye akola ebyo ye ggwe, omuntu alinga nze,*+

      Munnange gwe mmanyi obulungi.+

Ebitabo Ebiri mu Luganda (1982-2025)
Log Out
Log In
  • Luganda
  • Share
  • Preferences
  • Copyright © 2025 Watch Tower Bible and Tract Society of Pennsylvania
  • Obukwakkulizo
  • Engeri gye Tukuumamu Ebikukwatako
  • Privacy Settings
  • JW.ORG
  • Log In
Share