- 
	                        
            
            Engero 27:9Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
- 
                            - 
                                        9 Ng’amafuta g’ezzeyituuni n’obubaani bwe bisanyusa omutima, N’ow’omukwano akuwabula mu bwesimbu bw’atyo bw’aba.+ 
 
- 
                                        
- 
	                        
            
            Oluyimba lwa Sulemaani 5:5Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
- 
                            - 
                                        5 Nnasituka okuggulirawo omwagalwa wange; Emikono gyange gyali gitonnya miira, N’engalo zange nga zitonnya amafuta ga miira, Ne bikulukutira ku bisiba oluggi. 
 
-