Danyeri 4:35 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 35 Abo bonna ababeera ku nsi batwalibwa ng’abataliiwo, era akola nga bw’ayagala mu ggye ery’omu ggulu ne mu abo ababeera ku nsi. Era tewali n’omu asobola kumuziyiza*+ oba okumubuuza nti, ‘Kiki ky’okoze?’+
35 Abo bonna ababeera ku nsi batwalibwa ng’abataliiwo, era akola nga bw’ayagala mu ggye ery’omu ggulu ne mu abo ababeera ku nsi. Era tewali n’omu asobola kumuziyiza*+ oba okumubuuza nti, ‘Kiki ky’okoze?’+