Isaaya 49:14 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 14 Naye Sayuuni yagamba nti: “Yakuwa anjabulidde,+ era Yakuwa anneerabidde.”+ Ezeekyeri 37:11 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 11 Awo n’aŋŋamba nti: “Omwana w’omuntu, amagumba gano ye nnyumba ya Isirayiri yonna.+ Bagamba nti, ‘Amagumba gaffe makalu era essuubi lyaffe liggwereddewo ddala.+ Twawuddwa ku balala.’
11 Awo n’aŋŋamba nti: “Omwana w’omuntu, amagumba gano ye nnyumba ya Isirayiri yonna.+ Bagamba nti, ‘Amagumba gaffe makalu era essuubi lyaffe liggwereddewo ddala.+ Twawuddwa ku balala.’