Zabbuli 121:4 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 4 Laba! Oyo akuuma Isirayiri+Talisumagira era talyebaka. Isaaya 27:3 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 3 Nze Yakuwa, mmukuuma.+ Buli kiseera mmufukirira.+ Mmukuuma ekiro n’emisana,Waleme kubaawo amukolako kabi.+
3 Nze Yakuwa, mmukuuma.+ Buli kiseera mmufukirira.+ Mmukuuma ekiro n’emisana,Waleme kubaawo amukolako kabi.+