-
Isaaya 55:9Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
-
-
9 “Ng’eggulu bwe liri waggulu ennyo okusinga ensi,
Bwe gatyo n’amakubo gange bwe gali waggulu ennyo okusinga agammwe,
Era n’ebirowoozo byange bwe biri waggulu ennyo okusinga ebyammwe.+
-
-
Abaruumi 11:33Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
-
-
33 Obugagga bwa Katonda n’amagezi ge n’okumanya kwe nga bya buziba! Ensala ye ey’emisango nzibu okutegeerera ddala mu bujjuvu, n’amakubo ge gonna tetusobola kugategeera ne tugamalayo.
-