Koseya 10:1 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 10 “Isirayiri muzabbibu mwonoonefu ogubala ebibala.+ Ebibala bye gye bikoma okuba ebingi, gy’akoma okuzimba ebyoto;+Ensi ye gy’ekoma okubala, empagi ze ezisinzibwa gye zikoma okulabika obulungi.+
10 “Isirayiri muzabbibu mwonoonefu ogubala ebibala.+ Ebibala bye gye bikoma okuba ebingi, gy’akoma okuzimba ebyoto;+Ensi ye gy’ekoma okubala, empagi ze ezisinzibwa gye zikoma okulabika obulungi.+