LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE ogwa Intaneeti
LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE
ogwa Intaneeti
Luganda
  • BAYIBULI
  • EBITABO
  • MEETINGS
  • Ezeekyeri 38:16
    Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
    • 16 Olirumba abantu bange Abayisirayiri ng’olinga ekire ekibisse ensi. Mu nnaku ezisembayo ndikuleeta n’olumba ensi yange,+ amawanga galyoke gammanye bwe ndyetukuza mu maaso gaabwe okuyitira mu ggwe Googi.”’+

  • Ezeekyeri 38:22
    Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
    • 22 Ndimusalira omusango.* Ndimusindikira endwadde+ ye n’eggye lye. Omusaayi mungi guliyiibwa; ye n’eggye lye n’amawanga amangi agaliba naye+ ndibatonnyessaako nnamutikkwa w’enkuba, omuzira,+ omuliro,+ n’amayinja agookya.+

  • Zekkaliya 2:8
    Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
    • 8 Oluvannyuma lw’okugulumizibwa,* Katonda antumye mu mawanga agaali gabanyagako ebyammwe,+ era bw’ati Yakuwa ow’eggye bw’agamba: ‘Buli abakwatako mmwe aba akutte ku mmunye y’eriiso lyange.*+

  • Zekkaliya 12:3
    Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
    • 3 Ku lunaku olwo ndifuula Yerusaalemi ejjinja eririzitoowerera amawanga gonna. Abo bonna abalirisitula balifuna ebisago eby’amaanyi,+ era amawanga gonna galikuŋŋaana okulwanyisa Yerusaalemi.”+

Ebitabo Ebiri mu Luganda (1982-2025)
Log Out
Log In
  • Luganda
  • Share
  • Preferences
  • Copyright © 2025 Watch Tower Bible and Tract Society of Pennsylvania
  • Obukwakkulizo
  • Engeri gye Tukuumamu Ebikukwatako
  • Privacy Settings
  • JW.ORG
  • Log In
Share